Abaebbulaniya 9:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Obanga omusaayi gw’embuzi, n’ente ennume, n’evvu ly’ente enduusi, bimansirwa ku abo abalina ebibi, ne bibatukuza mu mubiri;
Read full chapter
Abaebbulaniya 10:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)tusembere awali Katonda n’omwoyo ogw’amazima ogujjudde okukkiriza nga tulina emitima egitukuzibbwa okuva mu ndowooza embi, era nga n’emibiri gyaffe ginaazibbwa n’amazzi amatukuvu.
Read full chapter
Zabbuli 51:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Nnaazaako obutali butuukirivu bwange,
ontukulize ddala okuva mu kibi kyange.
Zabbuli 51:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Footnotes
- 51:7 Ezobu kimera ekisangibwa mu Asiya, era kikozesebwa okutuukiriza obulombolombo obw’enjawulo okutukuzibwa, mu Baebbulaniya
Zekkaliya 13:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)“Ku lunaku olwo, ndiggya amannya ga bakatonda abalala okuva mu nsi, galeme kuddayo kujjukirwa, era nzigye bannabbi n’omwoyo ogutali mulongoofu mu nsi,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.