Font Size
Engero 28:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 28:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Omusajja omukodo yeegomba okugaggawala,
naye nga tamanyi nti obwavu bumulindiridde.
Engero 10:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 10:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Omukisa gubeera ku mutwe gw’omutuukirivu,
naye akamwa k’omukozi w’ebibi kajjula obukambwe.
1 Timoseewo 6:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Timoseewo 6:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Abo abaagala okugaggawala bagwa mu kukemebwa ne mu katego ak’okwegomba okw’obusirusiru era okw’akabi, okunnyika abantu mu kubula ne mu kuzikirira.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.