Font Size
Engero 5:21-23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 5:21-23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 (A)Kubanga Mukama alaba amakubo g’omuntu gonna,
era n’akebera n’amakubo ge gonna.
22 (B)Ebikolwa by’omukozi w’ebibi bimufuukira omutego,
era emiguwa gy’ebikolwa bye ebibi girimusibira ddala.
23 (C)Alifa, kubanga yagaana okwekuuma,
era alizikirira olw’obusirusiru bwe obungi.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.