Yeremiya 48:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Mowaabu alizindibwa n’ebibuga bye ne bizikirizibwa;
abavubuka be abato bagende battibwe,”
bw’ayogera Kabaka, erinnya lye ye Mukama Katonda ow’Eggye.
Yoswa 19:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Ensalo n’ekwata ku Taboli ne Sakazuma ne Besusemesi n’ekoma ku mugga Yoludaani.
Ebibuga byonna awamu byali kkumi na mukaaga n’ebyalo byabyo.
1 Bassekabaka 18:42
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
42 (A)Awo Akabu n’agenda okulya n’okunywa, naye Eriya n’alinnya ku ntikko y’olusozi Kalumeeri, n’akutama, n’ateeka omutwe gwe wakati w’amaviivi ge.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.