Font Size
Zabbuli 10:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 10:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Mu kamwa ke mujjudde okukolima n’obulimba awamu n’okutiisatiisa;
ebigambo bye bya mutawaana era bibi.
Zabbuli 94:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 94:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Mwerinde mmwe abantu abatategeera.
Mmwe abasirusiru muligeziwala ddi?
Yeremiya 4:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yeremiya 4:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)“Kubanga abantu bange basirusiru,
tebammanyi.
Baana abatalina magezi;
abatategeera.
Bakagezimunnyu mu kukola ebibi,
tebamanyi kukola birungi.”
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.