Zabbuli 78:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Abaana ba Efulayimu abaalina obusaale obw’okulwanyisa,
naye ne badduka mu lutalo,
Zabbuli 78:57
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
57 (A)Ne bamuvaako ne baba bakuusa nga bajjajjaabwe bwe baali,
ne baggwaamu obwesigwa ng’omutego gw’obusaale omukyamu.
Ezeekyeri 23:32
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
32 (A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,
“Olinywa ekikompe kya muganda wo,
ekikompe ekigazi era ekinene;
kirikuleetera okusekererwa n’okuduulirwa
kubanga kirimu ebintu bingi.
Koseya 9:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Tebalisigala mu nsi ya Mukama;
Efulayimu aliddayo e Misiri
n’alya emmere etali nnongoofu mu Bwasuli.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.