Engero 20:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Omwenge mukudaazi, ekitamiiza muleekaanyi,
era buli alaga mu kkubo ekyamu olw’ebyo talina magezi.
Omubuulizi 10:16-17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Zikusanze gw’ensi kabaka bw’aba nga yali muddu,
nga n’abalangira bakeera kwetamiirira!
17 (B)Olina omukisa gw’ensi kabaka wo bw’aba nga wa lulyo lulangira,
ate nga n’abalangira bo bamanyi ekiseera eky’okuliiramu,
olw’okufuna amaanyi so si lwa kutamiira.
Isaaya 5:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Zibasanze abo abazira mu kunywa omwenge
era mu kutabula ekitamiiza,
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.