Font Size
Zabbuli 49:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 49:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Okufaanana ng’endiga, bateekwa kufa;
olumbe ne lubalya.
Bakka butereevu emagombe,
obulungi bwabwe ne bubula,
amagombe ne gafuuka amaka gaabwe.
Yobu 8:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 8:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Bw’etyo enkomerero bw’ebeera ey’abo bonna abeerabira Katonda,
essuubi ly’abatatya Katonda bwe libula.
Zabbuli 50:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 50:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)“Ggwe eyeerabira Katonda, ebyo bisseeko omwoyo,
nneme kukuyuzaayuza nga tewali na wa kukuwonya.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.